Share

Ow’emyaka 11 enguumi z’atulisa, Nnyina yagezaako okugaana

Sabiiti nga bbiri emabega waliwo akatambi akayitingana ku mikutu mugatta bantu okuli facebook ne Twitter nga omwana omuto akasuka enguumi okufa n’omutendesi we abamu nebatuuka n’okugerageranya ku bakubi bebikonde abebyafaayo mu nsi yonna nga Mike Tyson.
Omwana ono nzalwa yawano era wuuno tumukuleetedde.

Leave a Comment