Share

MUKONO LOCAL COUNCIL ELECTION RESULTS: Kyagwe NUP emwefuze

E Mukono, ekibiina ki National Unity Platform kizzeemu okweriisa enkuuli nate mu kulonda kw’abakulembeze ba gavumenti ez’ebitundu. Okubala obululu erudda eyo wekwaggweredde, nga kumpi ebifo byona ebyabadde bivuganyizibwako bitwalidwa aba NUP. Bano beegasse ku bannaabwe abalala abaawangudde okulonda ku bifo by’obubaka bwa Paalamenti ebisinga mu disitulikiti eyo ey’e Mukono.

Leave a Comment