Share

Magyezi atandikidewo emirimu

Minister wa gavumenti ezeebitundu omuggya Rapheal Magyezi asabye ekibiina ekigatta abakulembeze ba gavumenti ez’ebitundu ekya ULGA okulaba nti bamalawo obugulumbo mu bakulembeze, nga ye alumiriza nti kizigamizza emirimu ku disitulikiti n’eggombolola.
Minisita Magyezi bino abyogeredde Najjanankumbi ku kitebe kya ULGA, nga bamwaniriza n’okumwozayoza okutuuka ku bwa minisita.

Leave a Comment