Share

Kamalabyonna akangudde ku ddoboozi, Abenjovu tekabatanda nemuwaba

Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga alabudde abekika kyenjovu obutageza kutuuza Kayita omugya nga bwebeteekateeka, kubanga kayita amanyiddwa mu butongole waali era omukolo gwebategeka guliwo mu bukyamu
Katikkiro agamba emikolo giyimiriziddwa mbagirawo.

Leave a Comment