Share

Jjaja W’obusiramu Akoze Okuwabula

Jjaja W’obusiraamu Omulangira Dr Kasimu Nakibinge Kakungulu asabye abatwala ebyenjigiriza mu Gomba okukola enteekateeka yokusitula ebyenjigiriza mu kitundu, mu kiseera nga abayizi mu kitundu kino bazze bakwebera mu bigezo by’eggwanga lyonna.
Bino abyogedde alambula District y’e Gomba, olugendo kweyakamalako ennaku kati bbiri nga alambula ettundutundu lya west Buganda era abakulu mu busiraamu okulambula kuno bakukulembezza kaweefube wa kusitula bya nsoma

Leave a Comment