Share

Eyatta Nagirinya Tebamukwatanga, Baali batinkiza ate nebasirika lumu

Abantu bangi bazze abatemulwa mu Uganda wabula abantu baabwe nebatafuna bwenkanya.
Francis Lubowa, Kitaawe w’omuwala Maria Nagirinya yeemulugunya ku ngeri kkooti gy’ekwatamu emisango naddala egyekuusa ku kutemula abantu.

Ono alumiriza nti kkooti terina kyeyali ekoze ku musango guno, era awanjagidde omukulembeze w’eggwanga aatuukirize byeyasuubiza nga muwala we atemuddwa.

Leave a Comment