Share

Ettemu lyeyongedde mu bitundu by’e lubaga

#NBSUpdates #NBSAmasengejje
Abatuuze divizoni y’e Rubaga bawanjagidde ebitongole by’okwerinda okubakwasizako mukulwanyisa akabinja ka bakanywa musaayi abatirimbula abantu mu kitundu kyaabwe.
Kiddiridde omusajja ategeerekese nga Joseph Mpuliriza okusala mukyalawe obulago nafiirawo mu kiro ekikeesezza olwaleero ng’amulanga kunyumya kaboozi na musajja mulala.

Leave a Comment