Share

Amabujje geeyongera kukonizibwa

Abatwala ebyobulamu mu distulikiti y’e Mayuge balaze obwennyamivuolw’omuwendo gw’ abaana abalwala ekirwadde ky’okukozimba ogweyongeddeobungi nga kati buli lunaku abaana 10 bebaweebwa ebitandaolw’ekirwadde kino.Bano bagamba nti ekirwadde kino kyeyongedde, okusingira ddalamu ggombolola y’e Kigandaalo mu distulikiti y’e Mayuge ekireeseewoobweraliikirivu.

Leave a Comment