Share

Waliwo Nnalongo omulala atawena, Namata asoose kusalako luguudo ne bbebi

Police mu ttuntu lya leero, ekutte omukazi Annet Namata abangi gwebamanyi nga Nalongo Nana. Ono abadde yeekalakaasiza wakati mu luguudo mu bitundu by’e Ntinda, nga awakanya ky’agamba nti poliisi eyisa bubi abantu beekwata.

Leave a Comment