Share

Waliwo Ababaka Ababadde e Serbia

#NBSUpdates #NBSAmasengejje
Ababaka abaakwatibwa ku byekuusa ku mivuyo egyali mu kibuga Arua mu kalulu akaali ak’okuddamu okulonda omubaka w’ekitundu ekyo mu Paalamenti, baaniriza enteekateeka ya paalamenti etaba amawanga gonna -Inter Parliamentary Union, okuweereza abakugu okujja kuno okunoonyereza n’okuzuula ekituufu ekyali mu Arua. Ababaka bano nga bakulembeddwamu mubaka munnaabwe Kasiano Wadri, bategeezezza nti kino kyakuyamba okwoleka amazima ku ebyo ebyabateekebwako nti bebaaduumira abantu okukuba emmotoka y’omukulembeze w’eggwanga ejjinja.
“For more of these videos, follow the link below to subscribe to our channel today.
bit.ly/NextMediaUG

Download the app on
iOS: bit.ly/nbstvapp
Android: bit.ly/nbstvandroid

Follow Us on
Twitter: https://twitter.com/nbstv
Facebook: https://www.facebook.com/nbstelevision/
Youtube: bit.ly/NextMediaUG”

Leave a Comment