Share

Tooci Mubabaka Abakyala mu Palamenti Eyekkumi

Uganda eyogerwako ng’ensi ekoze ekinene ennyo mu kulwanirira eddembe lyabakyala, okuviira ddala ku byalo paka mu palamenti.

Palamenti eyekkumi egenda kubaamu ababaka 140 nga beyongeddeko okuva ku 134 mu palamenti eyomwenda. Kakati tukubye tooci mu biki abakyala bano byebasobodde okukola nebyo ebibayinze obuzito.

Leave a Comment