Share

Tewali tteeka likugira pulezidenti

Oluvanyuma lw’avunanyizibwa ku ntambuuza y’emirimu mu maka gobwa Pulezidenti Lucy Nakyobe okwemulugunya nti amabanja gabatuuse mu bulago nga byonna biva ku bisubiizo omukulembeze byakola, songa n’okulonda baba ayagagadde nakyo akikola waba ayagalidde, omuwi w’omusolo yalina okwesiba bbiri ate kizuliiddwa nti tewaliiwo tteeka ligaana mukulembeze kusubiiza, yadde okulonda abo bayagala. Kayonga Paul

Leave a Comment