Share

TENNA

Mu mpaka za Tennis ezakamalirizo , zagenze okuggwa nga Anday Murray awangudde mune Novak Djokovic nobubonero 6-3, ate ye Andy 6-4 webabadde kumbiranye enyo okuwangula oluzanya lwa ATP world Tour finals.
Obuwanguzi buno butegeza nti nantameggwa wa Wimbledon wakumaliriza nga ali mukiffo kyakumwanjo munsi yona omwaka guno
Nantameggwa wa Bungereza ono teyalabise ngatalina mukasa mukaweffube wokuwangula muzidirira ezakamalirizo ngabinkana ne Milos Raonic.
Murray omwaka gugenze okuggwa ngawangudde ebikoopo bitano munzanya 24 ezakassameme

Leave a Comment