Share

Supreme Mufti Avumiridde Ettemu mu Ggwanga

Supreme Mufuti Seeka Kasule Ndirangwa yekokodde emitima egyekko egifumbekedde mubanayuganda nga tebakyatwala bulamu ngekikulu.

Sseeka Ndirangwa agamba nti kyenyamiza okulaba nga kati abakyala nabaana batandiise okutta ba Semaka era bwatyo awanjagidde abantu okusabira ennyo ensi, naddala ng’abasiraamu betegekera omwezi omutukuvu ogwa Ramadhan.

Leave a Comment