Share

Ssente Z’emmotoka Ddala Weeziri

Ministule y’ebyensimbi y’ebyensimbi egamba nti nga tebannagula mmotoka zaabalagiddwa bagenda kusooka kwogeramu n’omukulembeze w’eggwanga bamuwabula ku bimu ku bintu ebiri mu bbaluwa gyeyabawandiikidde.
Ebbaluwa eno mu kiseera kino eyogeza eggwanga lyonna obwama nga bannayuganda beewuunya ewagenda okuva ensimbi president Museveni zaayagala zikozesebwe mu kugula emmotoka ezitayitamu masasi.

Leave a Comment