Share

Ssawaabi Atangaazizza Ku Bya Ssebulime, Okuwaabira Nantaba Kwakomye Awo

#NBSUpdates #NBSAmasengejje
Ssaabawaabi wa gavumenti Mike Chibita asambazze ebyayogerwa ab’enganda z’omugenzi Ronald Ssebulime gyebuvuddeko, nga bawakanya ekya gavt okuggya emisango egy’obutemu ku minisita Aidah Nantaba n’abaserikale abalala bana. Chibita agamba nti omusango ogwogerwako teguliiko bujulizi, nga kwekusalawo guggalwewo olwo obwanga babuzze ku musango Minisita gweyaggulawo newankubadde nga famire y’omugenzi ekyagugubye.
“For more of these videos, follow the link below to subscribe to our channel today.
bit.ly/NextMediaUG

Download the app on
iOS: bit.ly/nbstvapp
Android: bit.ly/nbstvandroid

Follow Us on
Twitter: https://twitter.com/nbstv
Facebook: https://www.facebook.com/nbstelevision/
Youtube: bit.ly/NextMediaUG”

Leave a Comment