Share

Sipiika Ayise Minisita Tumwine

Sipiika wa paalamenti Rebecca Kadaga tawena, ayise minister w’obutenenkevu Gen Elly Tumwiine ageende eri paalamenti anyonyole lwaaki ayisa olugaayu mu paalamenti ku nsonga z’okugaanira mu kifo ki Nomo Gallery nga tasasula bupangisa

Ono paalamenti yali emulagidde asasula akawumbi kalimba n’ekitundu ezize ziwera kati emyaaka 20 kyokka neyedukuuza

Leave a Comment