Share

Poliisi Erumirizza Abantu Okwewamba

Emisango gy’abantu ababuze gye gimu kwegyo emingi egisinga okuloopebwa ku poliisi buli lukya nga akaseera konna poliis yaakufulumya alipoota kukiwamba bantu.
Wabula police egamba wadde waliwo abakyamu abenyigira mu muze guno naye ate eriyo naabo abakozesa omukisa guno okwewamba nebateeka abenganda zaabwe ku bunkenke.

Leave a Comment