Share

Panamera Bar Raid: Poliisi Ekedde Kuzinda Bbaala Ya Kananura

#NBSUpdates #NBSAmasengejje

Abatuuze b’e Naguru beerabidde katemba atali musasulire abantu abatategerekese ate bwebalemesezza poliisi okugoba omusuubuzi Desh Kananura ku ttaka lye erisangibwa e Naguru.

Poliisi ekedde kuyiwa bawanvu baayo ku kifo okusangibwa ebbaala emanyiddwa nga Panamera eya Desh Kananura kyokka mangu nnyo abapoliisi nebatandika okuvumbeera n’okwabulira ekifo ekiroowoozesezza abamu nti bano bafunye ebiragiro ebirala.
“For more of these videos, follow the link below to subscribe to our channel today.
bit.ly/NextMediaUG

Download the app on
iOS: bit.ly/nbstvapp
Android: bit.ly/nbstvandroid

Follow Us on
Twitter: https://twitter.com/nbstv
Facebook: https://www.facebook.com/nbstelevision/
Youtube: bit.ly/NextMediaUG”

Leave a Comment