Share

Ow’e myaka enna gyoka tasaaga, Dj Emma atakula ekyuma n’okakasa

Bwobangako ekitone ky’ozudde mu mwana wo tomukukotegaranga tomanya naye ayinza okuyitira awo nayimirizaawo obulamu.
Emmanuel Mukisa amanyiddwa nga DJ Emma mwana muto nnyo naye bwomusanga akuba omuziki mungeri y’okutakula ebyuma naawe okiriza nti amanyi era ba DJ abeyita abamannya mwesibe bbiri.

Leave a Comment