Share

Ono Hajji Abakyala Aweza nga 20 Bokka, Ku Myaka 99 Amaanyi Awulira Ga Wa Myaka 20

#NBSUpdates #NBSAmasegejje
Okuwasa abakazi abasukka mu omu, ssi kivve n’akatono mu ddiini y’obusiraamu. Era tekyewuunyisa eri omusajja oyo abeera akikoze, kubanga obusiraamu bukkiriza omusajja okuwasa abakazi 4 ssinga aba alina obusobozi bw’okubalabirira bonna kyenkanyi. Kyokka wadde nga abasajja abasiraamu bakkirizibwa okuwasa abakazi abana, ate waliwo abayitawo. Hajji Nuhu Ssemakula y’omu ku abo abasusseewo ku kubeera ne hakki nnya. Ono Takoma ku kyakwenyumiriza mu kubeera n’abakyalabe abo abangi bwebatyo, ategeezeza nga bwakyagenda mu maaso n’okuwasa abakazi abalala okutuusa lwaliwulira nga wewaawo.
“For more of these videos, follow the link below to subscribe to our channel today.
bit.ly/NextMediaUG

Download the app on
iOS: bit.ly/nbstvapp
Android: bit.ly/nbstvandroid

Follow Us on
Twitter: https://twitter.com/nbstv
Facebook: https://www.facebook.com/nbstelevision/
Youtube: bit.ly/NextMediaUG”

Leave a Comment