Share

Omuyiiya W’ennyimba Z’amasomero Wuuno – Paul Ssaaka

Omuntu bwayogera ku linnya Paul Ssaaka ,ebirowoozo bye bituuukirawo ku nnyimba eziwera naddala ezo ezikwata ku nono zobwakabaka
Paul Ssaaka wadde yaayiiya ennyimba zino naye oyinza okunoonya obutambi bwaliko n’otafunayo n’akamu kyokka nga mu kuyiiya omusajja ono y’omu ku bayimbi Uganda beerina abasinga ennyimba ennyingi
Kyeyune Noah asisinkaye Paul Ssaaka nebawayaamu ku kisaawe kya Katemba .

Leave a Comment