Share

Omuvubuka Asobeza ku Baana Babiri Abooluganda

#NBSUpdates #NBSAmasengejje

Poliisi e Mukono eriko omuvubuka kaggwensonyi gw’egombyemu obwala ng’ateeberezebwa okujjula ebitannajja.
Omuvubuka ono ategeerekeseeko nga Shadrach Wotera nga myaka 21 nga mutuuze ku kyalo Lusera mu ggombolola ye Nakisunga e Mukono. Abaana ababiri Wotera b’agambibwa okusobyako baluganda ng’omu wa myaka esatu, ate omulala wa myaka 13. Nnyaabwe buli lw’abadde avaawo ng’abasobyako.

“For more of these videos, follow the link below to subscribe to our channel today.
bit.ly/NextMediaUG

Download the app on
iOS: bit.ly/nbstvapp
Android: bit.ly/nbstvandroid

Follow Us on
Twitter: https://twitter.com/nbstv
Facebook: https://www.facebook.com/nbstelevision/
Youtube: bit.ly/NextMediaUG”

Leave a Comment