Share

Omunaku atuuse okufiira ddala, Abasawo tebafunye sitika za mmotoka

Omuwenddo abafa ekirwadde kya COVID -19 mu gwanga erya Kenya gweyongedde nga abantu bana kati be bakafa ekirwadde kino ateyo muggwa lya Burundi abantu basatu boka be bakakwatibwa akawuka ka Corona virus.
Omuntu wokuna afudde mu ggwanga lya Kenya ye mwana owemyaka omukaga gyoka egyobukulu nga ekimuviridde okufa obutofali bobulwanyisa obulwadde bade bade bunafu.

Leave a Comment