Share

Omulamuzi Omukulu Ayisiza Ekiragiro, Kkooti Zaakwamuk Mangu Bakole Dduyiro

#NBSUpdates #NBSAmasengejje
Akulira abalamuzi mu kkooti enkulu n’ezeddaala erya wansi Yorokamu Bamwine alagidde abakozi bonna b’akulembera okuyimirizanga emirimu gyabwe nga tezinnawera ssaawa kkumi ez’olweggulo buli Lwakutaano bagende bakole dduyiro kibayambe okusigala nga balamu.

Bino Bamwine abyogeredde ku kkooti enkulu mu Kampala bweyabadde aggulawo emisinde gy’abakola mu kkooti enkulu n’ezeddaala erya wansi n’agamba nti Dduyiro kikulu nnyo eri bakulembera kuba kijja nakukuuma obwongo bwabwe nga busaza kimu.

Leave a Comment