Share

Omugga Ssezibwa Guzzeemu Okuwaguza

#RiverSsezibwa #NBSUpdates #NBSAmasengejje
Abatuuze ku byalo okuli Busiba, Nawanjuki, Kayanja wamu ne Seeta Nazigo mu ggombolola y’e Nakisunga mu disitulikiti y’e Mukono basobebwa oluvannyuma lw’enkuba okutonnya n’ewera, eviiriddeko omugga Ssezzibwa okubooga negwanjaala mu kkubo n’okutwaala ebigoma nga kino kiviiriddeko n’abatuuze abamu okulemerwa okusomoka okudda ewaabwe.
Abatuuze wamu n’aba bodaboda balabiddwako nga bawagaanya okulaba nga basomoka mu mbeera ey’obunkenke nga batya okubbira.
“For more of these videos, follow the link below to subscribe to our channel today.
bit.ly/NextMediaUG

Download the app on
iOS: bit.ly/nbstvapp
Android: bit.ly/nbstvandroid

Follow Us on
Twitter: https://twitter.com/nbstv
Facebook: https://www.facebook.com/nbstelevision/
Youtube: bit.ly/NextMediaUG”

Leave a Comment