Share

Olowooza Ebyalo Byetaaga Aba LDU?

Nga obumenyi bw’amateeka bweyongera mu Uganda buli olukya, president Museveni akakasizza nga bwewaliwo obwetaavu okuzza obukiiko bw’ebyokwerinda ku byalo obwamanyibwa ennyo nga LDU nga olutalo lw’amenunula lwakaggwa.
President okukakasa kino yabadde owubyeko olubu lw’ekire mu maka g’Omubaka w’ekibuga kya Arua Ibrahim ABiriga okukubagiza abenju n’enganda. Wano weyayanukulidde omulanga gw’abatuuze b’e Kawanda bwebamusabye okuzza aba LDC.
Olweero NBS etukiridde obumu kubukiiko bwebyalo obuliwo kati n’abantu okumanya embeera y’ebyokwerinda bweri okuva LDU lweyavaawo.

Leave a Comment