Share

Okwambala ebimyufu gwandifuuka omusango

Omukwanaganya w’ekibiina ky’ebyobufuzi ki Alliance for National Transformation, Gen. Mugisha Muntu, alabudde minister avunaanyizibwa ku nsonga z’obutebenkevu wano mu ggwanga Gen. Elly Tumwine, okwegendereeza ebigambo by’ayogera nti munda byandimuzaliira akabasa. Muntu abadde ayanukula Tumwine ku byeyayogera nti waliwo akabinja k’abatujju aka red movement akakolagana n’ekisinde ki people power.

Leave a Comment