Share

Okulwanyisa Obulwadde Bwa Sukaali

Omuwendo gw’abantu abatemebwako amagulu olw’obulwadde bwa sukaali gweyongedde okulinnya ekintu ekyongedde okutya mubalwadde. Olwa kino, empaka zi mu buna byalo zitegekeddwa Entebbe okudukirira abakoseddwa.

Leave a Comment