Share

Okugatta Ebitongole bya Gavumenti

Omuwandiisi owenkalakalira mu minisitule evunanyizibwa kunsonga zabakozi agamba nti ebitongole ebyetwala bibadde bikozesa ssente nyingi kunssako ya gavumenti nga bitwala ebitundutundu 37 kubuli 100 atte nga ebimu tebiza magoba. Naye agambye nti enkyukakyuka mmu bitongole ssi yakakati nga nabakozi ababikolera abamu bakuwebwa emirimu mmmu ministule zza gavumenti ezenjawulo.

Leave a Comment