-
ONO YE KAMPALA ; Embalirira ya KCCA 2018 BB - 44 mins ago
-
ONO YE KAMPALA ; Embalirira ya KCCA 2018 AA - 59 mins ago
-
#PMLive: SAFE DRINKING WATER - 2 hours ago
-
#PMLive: MEET THE TEACHER ARTISTE - 3 hours ago
-
TOLI MWAVU : Mu kaseera akakazigizigi, Mukowoole. 21 APRIL 2018 SAT - 12 hours ago
-
Abawala 23 batwaliddwa e Saudi Arabia. Baakukola mirimy gy’awaka. - 12 hours ago
-
Aba Flying Squard bakutte abafumbo. - 12 hours ago
-
Abadiventi bakubiriziddwa. Mwettanire okuwaayo mu Kkanisa. - 12 hours ago
-
Enkayana z’ettaka zisitude Omulamuzi. - 12 hours ago
-
Abaana bagobezza Kitaabwe Omugole. - 12 hours ago
Okufa Kw’empologoma Kuzadde Ebirala
Ekibiina ekitaba ebitongole by’obwa nnakyeewa ebitakabanira okuyitimusa eby’obulambuzi mu ggwanga biwanjagidde gavumenti ya kuno okubayambako mu kugoba abesenza ku ttaka ly’amakuumiro g’ebisolo nga kino kyekiviiriddeko okuttibwa kw’empologoma mu bitundu by’eggwanga eby’enjawulo.
Kino kiddiridde ekigambibwa okuba nga omulaalo mu bitundu bye Hamukungu okuwa engo eziwerera ddala 11 obutwa sabiiti ewedde bwezaatta emu ku nte ze mu kuumiro ly’ensolo erya Queen Elizabeth National Park.