Share

Obulwadde bw’ensimbu nabwo bwegiirisa, Abasoba mu kakadde bebakyerindiggula

Bannayuganda abawera akakakadde kamu bebabonaabona n’obulwadde bwensimbu wano mu Uganda naye nga babuwe batono abasobola okufuna obujjanjabi
Wadde ensimbu eno abasawo bagamba ejjanjabibwa naye abangi balowooza nti obulwadde buno buva ku ddogo ekiremesezza bangi naddala mu byalo okujanjabibwa nga beekwasa ensonga eno

Leave a Comment