Share

Obufumbo Bwa Bukenya Buli Mu Lusuubo, Bukenya Bamulanga Kusajjalaata

#BukenyaDivorce #NBSUpdates #NBSAmasengejje

Nga Bannayuganda bakyali ku mawulire g’omusumba Aloysius Bugingo okwawukana ne mukyala we gwamaze naye emyaka 27 mu bufumbo obutukuvu ate ne Dr. Margaret Bukenya muka eyaliko omumyuka w’omukulembeze w’eggwanga lino, agenze mu kkooti enkulu ebagattulule.
Margaret Bukenya agamba nti bba Prof. Bukenya gweyagattibwa naye mu mwaka gwa 1974 yasussa okusajjalaata ate nga n’amaka yagasuulawo dda.

“For more of these videos, follow the link below to subscribe to our channel today.
bit.ly/NextMediaUG

Download the app on
iOS: bit.ly/nbstvapp
Android: bit.ly/nbstvandroid

Follow Us on
Twitter: https://twitter.com/nbstv
Facebook: https://www.facebook.com/nbstelevision/
Youtube: bit.ly/NextMediaUG”

Leave a Comment