Share

Naye Empisa Z’aba LDU Ssi Nnungi–Babaka

#NBSUpdates #NBSAmasengejje
Minisita w’ensonga z’e Karamoja Moses kizige yegasse ku babaka ba paalamenti nebavumirira enneeyisa y’eggye ekkuumabyalo lyebalumiriza okutulugunya abantu n’okumenya endagamuntu zaabwe.
Bano basinzidde ku kitebe ky’ekibiina ky’obwannakyeewa ki CCEDU nga kijaguza emyaka 10 era wano omubaka wa Buyaga West Banabas Tinkasimire wategeerezza nti aba LDU okumenya endagamuntu kyoleka lwatu nti balemesa bavubuka kulonda.
“For more of these videos, follow the link below to subscribe to our channel today.
bit.ly/NextMediaUG

Download the app on
iOS: bit.ly/nbstvapp
Android: bit.ly/nbstvandroid

Follow Us on
Twitter: https://twitter.com/nbstv
Facebook: https://www.facebook.com/nbstelevision/
Youtube: bit.ly/NextMediaUG”

Leave a Comment