Share

Nakyobe agamba siyasasula Kusasira ne Buchaman, Kati ani asasula Kusasira ne Buchaman?

avunaanyizibwa ku ntambula y’emirimu mu maka gomukulembeze w’eggwanga Lucy Nakyobe yeegaanye Catherine Kusasira ne Buchaman ngabakozi abasasulwa ku ssente eziweebwa amaka gano kubanga ye tafunanga bbaluwa zibawa mirimu
Lucy Nakyobe ategeezezza paalimenti nga bwatafunaga bbaluwa zikasasa Buchaman ne kusasira ku mirimu gyabwe

Leave a Comment