Share

NAB evumiridde ebitongole bebyokwerinda olw’okutulugunya bannamawulire nga bakola emirimu gyabwe

Omukago gwa bannanyizi mikutu kya byampuliziganya ogwa National Association of broadcasters guvmiridde yebitongole bebyokwerinda olw’okutulugunya bannamawulire nga bakola emirimu gyabwe naddala mu ssaawa za Kaafiyu.
Bano era basabye ebitongole bebyokwerinda okuwa ekitiibwa sitiika ezaagabiddwa ekitongole kye byenguudo n’entambula gyebuvuddeko.

Leave a Comment