Share

Museveni Yakkiriganyizza Ne Minisita Janet, Fiizi Zeeyongera Emisala Gisigala Wamu

Akabondo k’ababaka ba NRM mu parliament akatudde mu maka gobukulembeze Entebbe , bakkiriziganyizza okuwagira ekya ssetendekero ekkulu e makerere okwongeza abayizi ebisale bya ffiizi ebitundu 15
Mu lutuula luno olwayitiddwa obukubirire, pulezidenti Museveni ne minisita avunaayizibwa ku byenjigiriza Janet Museveni banyonyodde emigaso egiri mu kulinyisa ebisale bino, ate nga bazooka nakutuukiriza emitendera gyonna

Leave a Comment