Share

Museveni On Police: Okunnyiiza Si Kikulu, Mwemalire Ku Bintu Ebirala—Museveni

#Museveni #NBSUpdates #NBSAmasengejje
Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni asambazze eby’okuviirako abantu abaggulwako emisango egyekuusa ku kumunyiiza nategeeza nti poliisi egufudde omugano okuvuvaana abantu emisango nga gino eteekeddwa okukyusa obuufu ebuzze ku bumenyi bw’amateeka obusuza bannayuganda nga bakukunadde nga lumonde mu kikata.
Pulezidenti Museveni yasinzidde mu kwogerako eri eggwanga eggulo nakikkaatiriza nti okumunyiiza ssi nsonga nkulu era nti ye talina buzibu ku bamunyiiza.
“For more of these videos, follow the link below to subscribe to our channel today.
bit.ly/NextMediaUG

Download the app on
iOS: bit.ly/nbstvapp
Android: bit.ly/nbstvandroid

Follow Us on
Twitter: https://twitter.com/nbstv
Facebook: https://www.facebook.com/nbstelevision/
Youtube: bit.ly/NextMediaUG”

Leave a Comment