Share

Museveni Alabudde ku Kwejjanjaba

President Museveni alabudde Bannayuganda okukomya enkola y’okwejjanjaba bokka nga tebalabye basawo kuba bamira eddagala eccamu n’ebipimo ebifu ekiviirako abamu okufa.
Museveni asinzidde lutikko y’abatukuvu bonna e Nakasero mu kusabira omwoyo gw’omugenzi Yona Wapahabulo mukama gweyajjuludde mu bulamu ku myaka 46.

Leave a Comment