Share

Mumbere Guard: Omukuumi Wa Mumbere Afiiridde Mu Kkomera

#Mumbere #NBSUpdates #NBSAmasengejje

Omu ku bakuumi b’omusinga wa Rwenzururu Charles Wisely Mumbere afiiridde mu kkomera lya gavumenti e Luzira ekiro ekiseza olunaku olwaleero.
Okusinzira ku mwogezi w’ekitongole ky’amakomera mu ggwanga Frank Baine, Zacharia Sonderya owe myaka 85 egyobukulu nga yoomu ku baali abakuumi b’Omusinga wa Rwenzururu yafiiridde mu kkomera era nga ekitongole kimaze okutwala omulambo gwe mu ggwanika e Mulago
“For more of these videos, follow the link below to subscribe to our channel today.
bit.ly/NextMediaUG

Download the app on
iOS: bit.ly/nbstvapp
Android: bit.ly/nbstvandroid

Follow Us on
Twitter: https://twitter.com/nbstv
Facebook: https://www.facebook.com/nbstelevision/
Youtube: bit.ly/NextMediaUG”

Leave a Comment