Share

Mumbere Asabye Kkooti Agende Aziike Nnyina

#Mumbere #NBSUpdates #NBSAmasengejje

Omusinga w’e Rwenzururu Charles Wesley Mumbere asabye kkooti ewozesa ba kalintalo emukkirize agende akube ku nnyina eriiso evvanyuma ku lw’okutaano lwa sabiiti eno.
Namasole Biira Christine Mukirania nnyina Mumbere kati omugenzi yavudde mu bulamu bw’ensi eno eggulo kyokka mutabaniwe Mumbere yali yagaanibwa okudda mu Rwenzururu okuviira ddala mu 2016 lweyakwatibwa mu kanyoolagano n’amaggye akakkiriza abawera e KAGANGA.
“For more of these videos, follow the link below to subscribe to our channel today.
bit.ly/NextMediaUG

Download the app on
iOS: bit.ly/nbstvapp
Android: bit.ly/nbstvandroid

Follow Us on
Twitter: https://twitter.com/nbstv
Facebook: https://www.facebook.com/nbstelevision/
Youtube: bit.ly/NextMediaUG”

Leave a Comment