Share

MTN ne Sanyuka Tv baakubulonda enkya

Olunaku lwenkya ttiimu ya Express FC egenda kukyalira KCCA FC mu mupiira gwa StarTimes Uganda Premier league ogulabise okuba ogwa kaasameeme e Lugogo.

Wabula nga tegunabawo, wagenda kusooka kubaawo ebikujjuko byokujaguza obuvo bwomupiira gwa Uganda nga bitegekedwa MTN awamu ne Sanyuka TV.

Leave a Comment