Share

Min.Nadduli asisinkanye aba NRM

Minister owa guno na guli Al haji Abdul Nadduli asinzidde Kayunga mu lukungaana lw’aba NRM n’asaba pulezidenti M7 akome ku bitongole ebikuuma ddembe kuba NRM etambulira ku mateeka. Bino abijje ku basiraamu abaayimbulwa kkooti ku Lwookubiri ate ne baddamu ne bakwatibwa ye kyagamba nti kyonoona ekifaananyi kya NRM n’okuyisa olugaayu mu kitongole ekiramuzi.

Don’t forget to subscribe by following this link
https://www.youtube.com/subscription_center?add_user=bukeddetv
For more news visit: http://bukedde.co.ug/
Follow us on Twitter https: https://twitter.com/bukeddeonline
Like our Facebook page: https://www.facebook.com/bukedde.ug
Agabuutikidde 13.11.2017
Reporter:
ENNYINGO 102B

Leave a Comment