Share

Masaka asiddwa ku muggalo

Akakiiko akali ku mulimu gw’okulwanyisa okusasaana kw’ekirwadde COVID19 mu bitundu by’e Masaka, kasazeewo okuddamu okuggala ekibuga Masaka.
Kino kiddiridde okuteebereza nti wandiba nga waliwo abantu abalina akawuka ka Coronavirus mu kitundu ekyo wabula ate waliwo abakulembeze mu kitundu abawakanyizza omuggalo guno.

Leave a Comment