Share

Loodi Meeya Erias Lukwago Bagaala Kumugoba

Omuloodi Mmeeya wa Kampala Erias Lukwago awera nti kaabe lubaale kaabe katonda ssi wakusuulawo buyinza bwa Banakampala wadde nga etteeka erigenderera okumuggyako obuyinza mu kaseera kano kipapirizibwa okuyisibwa.
Lukwago agamba wakukozesa engeri zonna mumateeka okulaba nga alwanyisa eteeka lino.

Leave a Comment