Share

Labour Export: Mukwaya Agugumbudde Nambooze, Byoyogera Ku Bakozi Tobimanyi

#LabourExport #NBSUpdates #NBSAmasengejje

Gavumenti egenda kutekawo akakiiko akagenda okwetegereza endaagaano zonna zeyakola n’amawanga agenjawulo omutwalibwa bannayuganda okukola emirimu egyenjawulo okuli n’obwayaaya.

Minisita w’ekikula ky’abantu Janat Mukwaya agamba nti kigenda kuyambako mu kutaasa abaana ba Uganda abatwalibwa ebweru nebatuuka eyo nebatundibwanga abaddu.

Ono era boggoledde omubaka w’ekibuga Mukono Betty Nambooze nga agamba nti tatekeddwa kubaako kyayogera ku nsonga za bannayuganda abali mu mawanga ga bawalabu nti kubanga bukyanga abaawo talina mulimu gweyali atonzeewo wadde ogwa bodabooda emu.
“For more of these videos, follow the link below to subscribe to our channel today.
bit.ly/NextMediaUG

Download the app on
iOS: bit.ly/nbstvapp
Android: bit.ly/nbstvandroid

Follow Us on
Twitter: https://twitter.com/nbstv
Facebook: https://www.facebook.com/nbstelevision/
Youtube: bit.ly/NextMediaUG”

Leave a Comment