Share

Kkolera Atuuse e Nambole

Ekimbe kya kkolera kyongedde okuzingako bannakibuga nga olunaku olwaleero eddwaliro lye Naguru lifunye omulwade omupya okuva e Namboole nga ono mwaana owemyaaka 8.
Ono watukide mu dwalilo nga waliyo abalwade 2 abakyapookya.
Loodi meeya ye asitukiddemu okulaaba nga teri muntu mulala alwala kolela nga webuzibidde kabuyonjo e kabowa zoona ezaali zajuula zinunidwaamu okusobola okukendeza okumaansa empitambi

Leave a Comment