Share

Kkansala Asimattuse Okukubibwa

Wabaddewo akasattiro ku kyalo Karim e Walukuba West mu e Masese mu kibuga Jinja abatuuze bwebeguguze nga balanga kansala waabwe ku district okubba ettaka lyabwe.

Gyebiggweredde nga Kansala Richard Mbaziira era omu ku banonyezebwako akakiiko k’omulamuzi Catherine Bamugemereire bamusisi ebitogi era Poliisi yeemutaasizza ku batuuze ababadde abakambwe.

Leave a Comment