Share

Kitalo ekya Ssentongo, Omusumba eyawummula

Eklezia katolika esiibye mu kiyongobero olw’okufa kw’omusumba w’e Moroto eyawumula, Bp. Bishop Henry afiiridde mu kiro ekikeesezza olwaleero mu ddwaliro e Nsambya ng’aweza emyaka 83 egyobukulu.
Bishop Ssentongo ono nzaalwa y’e Masaka era nga gyeyatandikira obuweereza bwe alyoke afuuke omusumba w’e Moroto mu Karamoja okutuusa lweyawummula 2014

Leave a Comment