Share

KCCA Yeewana Nti Ekoze Bikulu Nnyo, Ate Museveni Agamba Nankulu Teyakola

#KCCA #NBSUpdates #NBSAmasengejje

Ekitongole ekikulembera ekibuga Kampala ekya Kampala Capital City Authority kirina enteekateeka eyomuguggundu ey’okulakulanya ekibuga nokukitwala mu maaso. KCCA egamba waliwo ebikyagaanye mu myaka omunaana egiyise wabula kuluno byebagenda okusaako essira Kunguudo, okutereeza entambula mu Kibuga, okugoba amataba nebirala singa ensimbi ezikola emirimu egyo zinaaba zirabise.
Bino byogeddwa Ssenkulu wa KCCA Andrew Kitaka bwabadde ayanjulira ba namawulire ekitongole byekikoze mu myaka munaana okuva lwekyasikira KCC.
“For more of these videos, follow the link below to subscribe to our channel today.
bit.ly/NextMediaUG

Download the app on
iOS: bit.ly/nbstvapp
Android: bit.ly/nbstvandroid

Follow Us on
Twitter: https://twitter.com/nbstv
Facebook: https://www.facebook.com/nbstelevision/
Youtube: bit.ly/NextMediaUG”

Leave a Comment